Proverbs 5:21-23


21 aKubanga Mukama alaba amakubo g’omuntu gonna,
era n’akebera n’amakubo ge gonna.
22 bEbikolwa by’omukozi w’ebibi bimufuukira omutego,
era emiguwa gy’ebikolwa bye ebibi girimusibira ddala.
23 cAlifa, kubanga yagaana okwekuuma,
era alizikirira olw’obusirusiru bwe obungi.
Copyright information for LugEEEE